Jeremiah 49:28

Obubaka ku Kedali ne Kazoli

28 aBino bye bikwata ku Kedali n’obwakabaka bwa Kazoli, obwalumbibwa Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni.

Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

“Golokoka, olumbe Kedali
ozikirize abantu be bugwanjuba.
Copyright information for LugEEEE